1
Panama 1216 Downloads | Afrobeat Music |
|
2
Nkuwalana 709 Downloads | RnB Music |
|
3
Circumference 414 Downloads | DanceHall Music |
|
4
Namubiru 340 Downloads | Ragga Music |
|
5
Bigu Bigu 298 Downloads | DanceHall Music |
|
6
Lwa Kisa Kyo 232 Downloads | RnB Music |
Baana Ba Gwanga simply means children of the nation and this piece will be followed by six more of the same intent as this one which is to show recognition of presence in action to positive change in communities. Almost everyone is doing something great regardless of their ability to be successful or remarkable. In this song we send a prayer to everyone possible and in the chorus where we feature Wakiso Dance Kids Uganda we pray to the skies of rain and sunshine to be merciful to our kids and food crops. We hope to continue doing more conscious music in hope of bringing back the picture of revolutionary teachers decorated with music abilities and atrocities like lyricism, optimism and spiritual vigor. Audio credits Producer Pakii @pakiwaves (Ug-congo) Herbert Skillz master (Uganda) Rako Genius on the fiddle (Uganda) Mama Bronwen Algate (Australia )on the ? Visualized by Aizo Graphic and Brian Weyiz Works Lyrics Intro pakii (Happy African laughter) verse Nga osaba osabiranga ku balemeddwa ebirooto ebisoboka Baana ba gwanga Kwogatta n'abafudde ebirwadde bambi ebigemeka Baana ba gwanga Osabiranga omusawo atoga ebiwundu ebitabuka Mwoyo gwa gwanga Kyogatta n'omusomesa asomesa abatannayawula Akolera gwanga Osabiranga bannamaje nga bagenze okumeggana Nabo baana ba gwanga Uganda Cranes lumu ebikopo eribiwangula Eyo Team ya gwanga Bw'ovugisa ekimama akabenje bekatugumbula Be b'egwanga Buli ayokya akatale manya kikyamu kyokola emmaali y'egwanga Entalo ezaaliwo mu biseera ebyayita zaakosa gwanga Akasente lwekabuze akalina tomunyiigira mbeera ya gwanga Temuzinenya okutusooka bangi bezaalaba kati betwegomba Abagenyi bwavu n’endwadde balina okukyaluka ffe tuli bagagga.. ye chorus Namutikkwa wenkuba tokuba abato nga bagenze emuggwa Tokuba baana Ssemusana gwanjuba tokaza ebiryoke kamere mudda oh ke kamere baaba Namutikkwa w'enkuba tokuba abato nga bagenze emugga Tokuba baana Ssemusana gwa njuba tokaza ebiryo ke kamere mudda Ak'egwanga verse Katusabire ne ku bazadde abazaazi n'abaalere abaana b'egwanga Katusabire ne kw'oyo alaba oli ennaku gweruma N'amuyamba Bw'omala okulya sigazaamu agasabira omulimi Muliisa w'egwanga Kimwongera baraka n'oguddako nabaza nekijune egwanga Nga oluma empuuta lowooza ku Ssebwanika asula ku nnyanja Agoberera munyenye mukaaga okutuukaa ebuvanjba mu mudde bw'emmambya Olunaku lwe eh eh eh ehh Bwerulituuka naye asasulwe ehh ahh Emmeeza erikyuka naawe ojjukiwe Ku mmeeza y'eggwanga Kale buli yakuwola asasulwe ehh era Gy'emirembe mu gwanga chorus Namutikkwa wenkuba tokuba abato nga bagenze emuggwa Tokuba baana Ssemusana gwanjuba tokaza enoryo ke kamere mudda oh ke kamere baaba Namutikkwa w'enkuba tokuba abato nga bagenze emugga Tokuba baana Ssemusana gwa njuba tokaza ebiryo ke kamere mudda Ak'egwanga Nange simanyi oba baliba bameka abaliwulira ebigambo bino Nkwanga simanyi oba ziriba mmeka empeke eziriva ku kikongoliro iyee Tliramulwa lwa nsobi zetwakola Ebyasoba Aabamu lumu balisiima ebirungi byetwakola ahh Seruwagi mulisa omumuli Abato bayige oh Shwotime Abato bayige oh brebangbangbang Abato bayige oh mulisa omumuli ooh Herbert Skills pon di one here Oh oh Deal Done #hatimanddokey #attention #uganda #ugandamusic Hatim And Dokey Official